Amawulire

Ebya Tumukunde bikaaye

Ali Mivule

February 13th, 2013

No comments

Tumukunde in the dockAbawagizi b’eyali akulira ekitongole ekikessi Brig Henry Tumukunde bagumbye ku kooti y’amaggye enkya ya leero.

Bano bagamba nti omuntu waabwe aluddewo nnyo okusalirwa .

Basoose kubagaana kuyingira mu kooti kyokka nga bamaze nebabakkiriza okuyingira wakati mu by’okwerinda kasiggu.

Tumukunde avunaanibwa kwogera bigambo biseketereera gavumenti bweyali ku radio emu wano mu kampala.

Ono nno byeyayogera byaali byekuusa ku nsonag enkulu ezabatwala amu nsiko z’agamba nti bazivaako dda.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *