Olwali

Omukyala afumbiddwa 2

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Men agree

Abasajja babiri mu ggwanga lya Kenya bassizza omukono ku ndagaano okuwasa omukyala omu.

Omukyala onoaludde ng’akyanga abasajja bano bombi okumala emyaka egisoba mu ena era nga yalemererwa okulonda

Sylevester Mwendwa ne Elijah Kimani bakkiriziganyizza okusula mu nju yeemu okukuza abaana beebanazaala mu mukyala ono.

Bannamateeka bagamba nti abasajja bano obufumbo bwaabwe bujja kukirizibwa mu mateeka ssinga bakizuula nti okugabana omukyala tekizira