Olwali

Okulaga empale y’omunda musango

Ali Mivule

April 16th, 2013

No comments

Sagging pants

Abavubuka abatambula nga basagazza empale nebalaga obuwale bw’omunda basaanye okuwulira bino

Mu America u ssaza lya Lousiana omuvubuka yenna anasangibwa ng’alaze ekawale k’omunda wakusasula

Essaza lino liyisizza etteeka lino olunaku lwaleero ng’analimenya wakusasula emitwaalo 15, singa omuntu addamue ensobi eno esasula emitwaalo 30 ate nga ssinga akiddamu owgiokusatu akola bulungi bwa nsi okumala essaawa 16

Abasiba balance eno basaanye owkegendereza nga bagenda okukyaala mu ssaza lino okwewala okukwatibwa

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *