Olwali

Namukadde yeekalakasizza

Ali Mivule

April 18th, 2013

No comments

wheel chair

Omukyala omukadde gwebalagidde okujja akagaali ke mu bimuli by’awaka yekalakaasizza ng’ayiwa ebintu bye byonna mu maaso g’enyumba

Omukyala ono Debbie Ballard wa myaka 47 agambye nti tajja kukkiriza kumuboola nga y’ensonga lwaki asazeewo okubalagako

Omukyal aono abadde agufudde muze okudda mu bimuli ebili ku kkubo n’asimba awo makanda abantu babadde bamukooye ng’abatambuze bagamba nti abamalako emirembe.

Olukiiko olutwaala ababeera mu bukiikaddyo bw’ekibuga Midlleborough bamuwadde ennaku 14 okujja akagaali ke ku kubo.