Olwali

Ezzike kkanga baana

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

Patrick zzike

Mu ggwanga lya Amerika mu kibuga Dallas azzike eribadde liyigganya amazike amalala naddala amakyala lyakusengulwa litwalibwe mu kifo awakumibwa amakize amalala lyongera okubudabudibwa.

Ezzike lino eriyitibwa Patrick libadde lyakamala mu kuumiro ly’ebisolo emyaaka 18 wabula nga teryagala kumanya naddala eri amazike amasajja.

Ezike lino lirangibwa kukulusanya ganaalyo empisa abatwala ekuumiro lio zebatakyayinza kugumikiriza.

Lino lyerimu ku mazike agasinga obuganzi mu kumiro lino eryebisolo.