Olwali

Emmundu ezadde leenya

Ali Mivule

May 2nd, 2013

No comments

Birthday gun

Omwana owemyaaka 5 akubye mwanyina owemyaka 2 amasasi agamutiddewo.

Oyinza okwebuuza emundu eno yajijeewa, kyabadde kirabo gyamazaalibwa  okuva eri abazadde.

Taata womwana yabadde amanyi aguze bino bibundu ebyokuzanyisa wabula nga mundu yaddala.

Olwazze mu kisenge pmuto natandika okuzanya nemutowe nga bweyegezamu nga amukuba amasasi.

Ebyavudemu kumukuba kyaasi ekyadala baabuwe naye nawunga.

Abazadde baawulidde kyasi kivugira mu kisenga kyabaana baagenze okutuukayo nga omuwala atonya musaasy era baabadde bamutuusa mu dwaliro nakutuka.

Abazadde mwegendereze ebyokuzanyisa byemugulira abaana bamwe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *