Olwali

Embwa ewadde KKapa omusaayi

Ali Mivule

August 22nd, 2013

No comments

dog donates

Embwa ne Kapa bimanyikiddwa nnyo olw’obutakwagana naye nga zino zanjawulo.

Embwa erabye nga Kkapa eva olw’obutaba na musaayi yewaddeyo nebagyijjako omusaayi okutaasizza kkapa eno

KKapa eno okubeera obubi emaze kulya butwa bwa mmese era nga babadde balina okugikyuusa omusaayi okugitaasa

 

Abasawo banguye okujjako embwa eno omusaayi olvanyuma lw’okuzuula nti emisaayi gy’ebisolo bino gikwatagana