Olwali

Ekyaalo kiwunnya pupu wa kkapa

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

cat new

Mu kibuga Newcastle ekisangibwa mu ssaza lya Penyslvania mu America, abatuuze batandise okwaamuka ekyaalo lwa kuwumya bubi bwa kkapa n’omusulo

Tekinnategerekeka lwaki ekyaalo kyonna kiwunya  kyokka nga buli omu enyindo atambula azibinudde

Kati abakola ku butonde bwe’nsi batandise okunonyereza wwa awava olusu.