Olwali

Ballotelli taggwaayo

Ali Mivule

April 2nd, 2013

No comments

ballo

Omuzanyi womupiira Mario Balotelli  tagwayo.

Buli kiseera aba ayagala kukola bintu byaawukana ku byaabalala.

 

Kuluno oluvanyuma lwomupiira gwebaazanye ne kirabu ya Verona, Balotelli  yasazeewo kwesuubira mu nyonyi nga nkima.

Bazannyi banne webaatadde emigugu gyaabwe, evvubuka lino lyo weryaasazewo okweebaka, era lyaagenze nga mugugu wakati w’okulikuba olwaali okuva eri basambi banne nga bamwaagaliza otulo otulungi.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *