Olwali

Aseredde

Ali Mivule

April 18th, 2013

No comments

window cleaner

Mu Ukraine Namukadde 97,  abadde alongoosa amadirisa atalantuse  okuva mu dirisa erimu ku kaliana nasigala nga  alengejja oluvanyuma lwokwekwata okugezako okutaasa obulamu.

 

Angela Artyomova alaze nti akyaayagala obulamu bweyekutte neyenyweeza nga omuvubuka nga bwakuba omulanga bamuyambe.

Abayise bebamuyambye nebakubira police enzinya mooto ezze okumutaasa.

Wabula abapolice bano beewunyizza obuvumu bwa namukadde ono oluvanyuma lwokulengejja okumala edakiika asatu ku kyuuma.

Olumaze atwaaliddwa mu dwaaliro ajajanjabibwe olwekyekango kyafunye.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *