Olwali

abanene bagobeddwa ku nyonyi

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

obese person

Bwooba omanyi nti osaaabalira kunyonyi wabula nga oli munene ekisukiridde wulira bino.

 

Mu gwanga lya Norway ,Waliwo ekiteeso ekyokusasuza ba namudigu nebasemudigu ensimbi ezisinga ku zaabanaabwe aba sayizi eyekigero .

 

Enteekateeka eno yaakusasuza omuntu ensimzi za ticket okusinziira ku buzito bwe nemigugu gyaatisse.

Kino kitegeeza ebislae bya tiket zabantu abatonotono byaakukka ko.

 

Omukugu mu byenyonyi Dr Bhatta owa university ya  Fjordane agamba nti abantu abanene bavaako obuzibu bungi mu biseera byokubuuka.

 

Omukugu ono era agamba nti enyonyi eba etisse abantu abanene ekissukiridde enywa amafuta mangyi bwogeregeranya neeba etisse abatali banene nyo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *