Olwali

Embizzi enywedde omwenge neyekola obusolosolo

Ali Mivule

September 11th, 2013

No comments

pig fighter

Abantu okugenda mu ma baala nebanywa omwenge olwo nebanaawuza entalo tekikoma ku bbo bokka,

N’ebisolo bikikola

Embizzi enywedde obucupa bwa beer 18 eguddewo olutalo ku buli kintu.

Omwenge guno tegwakomye kukutamiiza mbizzi eno wabula n’okugileka ng’erumwa enjala.

Embizzi eno obwedda etomera buli gw’esanga kko n’’okuyiwayiwa kasasiro ng’enoonya eby’okulya.

 

Embizzi eno okumanya yewaga etuuse n’okulumba ente ng’eyagala balwaane.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *