Ebyemizannyo

Manchester ekyetisse

Ali Mivule

April 23rd, 2013

No comments

Van persie

Manchester United esitukidde mu kikopo kya pulemiya bw’ewnagudde omupiira gwaayo ye ne Aston Villa.

Robin Van Persie y’ateebye goolo emaze eggobe mu kibya nga kati yadde liigi ekyagenda mu maaso, omuwnaguzi yategerekese dda.

Guno mulundi gwa 20 nga United ewangula ekikopo kino.

 

 

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *