Emizannyo

Bba wa Inzikuru afudde

Ali Mivule

October 22nd, 2013

No comments

Inzikuru

Bba w’omuddusi Dorcus Inzikuru nga ye Bosco Acidri afudde

Acidri afudde ebirwadde ebitali bimu omuli ekibumba, pressure ne Hepatitis B

Ono yafiiridde mu ddwaliro ekkulu erya Arua

Muganda we Ronald Candia agamba nti ono yaweebwa ekitanda ku lunaku lw’okuna ng’alumwa olubuto era tasobodde kuwona.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *