Ebyobusuubuzi

Ssente z’abantu zibbibwa ku MTN mobile money

Ssente z’abantu zibbibwa ku MTN mobile money

Ivan Ssenabulya

March 26th, 2019

No comments

Bya Prosy Kisakye

Poliisi ngeri wamu n’omukutu gwa MTN Uganda bagamba batandise okunonyereza kungeri ssente zabantu gyezajiddwa ku accounta zaabwe ku masimu, mungeri etategerekese.

Omwogezi wa MTN Uganda Val Okecho atubuliidde nti batandise okunonyereza.

Kino kyadiridde ssente zabanatu okuvaako ku masomu zokka nga tebategedde okuviira ddala mu gandaalo lya ssabaiiti, ngabantu abenjawulo bekubidde nenduulu ku poliisi.

Ono agambye nti mu kunonyererza kuno bakwataganye ne poliisi, okuzuula awavudde obuzibu, ngabamu bateberezza nta kyabaddemue kobaane mu bakozi bekitongole munda.

Abantu abenjawulo 7 betwategeddeko baadukidde ku poliisi nga bagamba nti ssente zaabwe okuva ku mitwalao 7, 9 okutukira ddala ku bukadde 2 zaabadde zibbiddwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *