Ebyobusuubuzi

kenya ekendeezezza amasanyalaze geegula ku uganda.

kenya ekendeezezza amasanyalaze geegula ku uganda.

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Rita Kemigisa

 

 

 

Ministry yamasanyalaze nebyobugagga ebyomu ttaka okulinnya kwe bbeyi yamasanyalaze, ekitadde ku kukendeera kwamasanyalaze agabadde gatundibwa e bweru nga ku muliraano mu Kenya ne 50%.

Mu kiseera kino unit yamasanyalaze egula 718.9 buli unit eri abakozesa agawaka okuva ku Shs685.6, ate abasubuzi bagagula 648.3 okuva ku Shs619.1 nga bwebabadde bagagula.

Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe kya ministry wakati mu kwetegera campaign 4th eyamasanyalaze e Mbarara, akolanga comussiona mu ministry Eng. Cecilia Menya agambye nti kino kibakozesezza nnyo.

Wabula Menya alaze essuubi nti embeera eno yakukyuka mpolampola.