Ebyobusuubuzi

Muwandiise amasimu

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

simcard registration again

Abatannawandiisa masimu gaabwe obudde bubawuubidde akatambaala

Akakiiko akakola ku by’empuliganya kagamba nti ku luno tekagenda kuttira Muntu ku liiso ssinga ennaku z’omwezi 31 omwezi guno ziggwaako

Minister w’ebyobukuumi Muruuli Mukasa agamba nti abantua baweza ebitundu 8 ku kikumi beebagenda okugyibwaako wiiki eno

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *