Ebyobusuubuzi

KCCA etunze emmaali y’abatembeeyi

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

kcca arrest them

Kampala capital city authority ekakasiza nga bw’etunze ebintu byonna by’ezze ewamba ku basuubula mu bumenyi bw’amateeka

Kino kiddiridde okwemulugunya okuva eria bantua batali bamu nga bagamba nti ebintu byaabwe ebiwambibwa tebibaddizibwa

Omwogezi wa KCCA, Peter Kawuju agamba nti kooti y’ebalagira okutunda ebintu bino ssinga ebbanga lya myezi munaana liyitawo nga ba nyini byo tebabikimye