Ebyobusuubuzi

Baneekolera gyange banyigirizibwa mu butale

Baneekolera gyange banyigirizibwa mu butale

Ivan Ssenabulya

October 30th, 2018

No comments

Bya  Samuel Ssebuliba.

Gavumenti esabiddwa okuteeka essira mu kutumbula bu bizinesi obutonotono, Uganda bweba yakukula mu byenfuna.

Akulira eby’emirmu mu kitongole kya SEATINI Africa Kiiza agamba nti Banayuganda  bamanyi kinene ku bikwata ku by’obusubuzi naye ate batono ababiganyudwamu.

Ono awabudde nti gavumenti erina okukoma ku by’amaguzi ebiyingira mu gwanga, naddala ebya layisi kisobozese ebyaawano nabyo okuvuganya.