Ebyobusuubuzi

Bamusiga nsimbi bali mu kutya

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti

Waliwo bamusigansimbi okuva mu gwanga lya Pakistan abali mu kutya olwabantu abatamanyiddwa, abalumba farm yabwe nebabba ebintu ebyenjawulo.

Muno mulimu ebyuma ebikozesebwa mu kulima nebiralala.

Farm ya BARNABE bakola mirmu gya kulima kasooli, ku kyalo Kyayi mu gombolola ye Manyogaseka mu disitulikiti ye Kassanda, ngetudde ku bunene bwa yiika 500.  

Nanyini faamu eno Husain Zakir agamba nti kati bakolera mu kutya.

Wabula amyuka omuddumizi wa poliisi mu Wamala, Nelson Sooma atuuseeko ku faamu eno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *