Ebyobusuubuzi

Bamusiga nsigo beeyongedde

Ali Mivule

May 27th, 2014

No comments

frank ssebowa

Yadde nga ebyenfuna tebitambula bulungi, bamusiga nsigo bbo beyongera bweyongezi

Ekitongole ekikola ku kusikiriza bannaggagga mu ggwanga kigamba nti wakati w’omwezi gwa January ne March 2014 obukadde bwa doola 852 bwebwafunibwa okuva mu bamusiga nsigo

Bino zaava ku bukadde bwa doola 403 ozakufunibwa mu kiseera kyekimu omwaka oguwedde

Akulira ekitongole kino Frank Sebbowa kino akitadde ku mbeera ejja etereera nga bamusiga nsigo kati basikirizibwa okussa wano ensimbi zaabwe