Ebyobusuubuzi

Abasubuzi bekalakaasa lwa Namirembe loodi

Abasubuzi bekalakaasa lwa Namirembe loodi

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Abasubuzi mu Kampala bavudde mu mbeera nebekalakaasa, nga bawakanya entekateeka ya KCCA, okutondawo enguudo zabebigere, okutatambulire mmotoka.

Bano okuli nabe mmotoka ezitikkula ebyamaguzi bagamba nti entekateeka eno, egenda kubalemesa okukola batuuke nokuva mu kibuga.

Kati bayise ba minisita okuli owa Kampala nowebyentambula okulaba engeri, enguudo zino ezikyazimbibwa gyezikoleddwamu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *