Ebyobulamu

Mugabe omusaayi

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

donate blood

Ekitongole ekikola ku by’omusaayi mu ggwanga kisabye gavumenti owkongera okubangula abanti ku kalungi akali mu kugaba omusaayi

Eggwanga lyeetaga unit z’omusaati emitwaalo 24 buli omwana ktyokka nga ku zino ebitundu 70- byokka byebifunika

Omukungu mu kitongole kino Richard Karugaba agamba nti abantu balina okwongera okumanta lwkai omuntu asaanye okugaba omusaayi

Mu kadde kano ab’ekitongole kino kataddewo enkambi eri abagaba omusaayi nga batunuulidde unit 150