Ebyemizannyo

Ow’obugaali abivuddemu

Ali Mivule

July 23rd, 2014

No comments

cyclist pulls out

Omuvuzi w’obugaali omukyala Wendy Huvenahel alangiridde nga bw’avudde mu mpaka za Common wealth eziggyiddwaako akawuuwo olunaku lwaleero

Wendy ow’emyaka 39 yawanagula silver mu Beijing china mu mwaka gwa 2008 kyokka nga mu kadde kano yafuna obuvune ku mugongo.

Omukyala ono era yawangulako Gold mu mpaka za Bulaaya z’ebugaali mu mwaka gwa 2010.