Amawulire

UN mu Uganda eddukiriddwa no’bukadde $ 2

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Gavumenti ye gwanga lya Norway eriko enkata ya bukadde bwa dollar za America 2 gyekubye ku wofiis yomubaka wa UN atuula mu Uganda.

Omubaka wa Norway mu Uganda, Her Excellency Amb. Susan Eckey yakakasizza obuyambi buno.

Ambassador Susan ategezeza nti kino era kigendereddwamu okunyweza enkolagana wakati we gwaga lye ne wofiisi yekibiina kyamwanga amagatte mu Uganda abakola omulimu ogwe ttendo.

Omubaka wa UN kuno Rosa Malango yanakwasibwa enkata eno, ngegendereddwamu okuwagira entekateeka zokubaga enkola ezenkulakulana nabantu abali obubi mu gwanga nebiralala bingi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *