Amawulire

Trump agobye Ssabaworereza wa gavumenti ye

Trump agobye Ssabaworereza wa gavumenti ye

Ivan Ssenabulya

November 8th, 2018

No comments

Omukulembeze we gwanga lya America, agobye Ssabawoererza wa gavumenti Jeff Sessions.

Trump mu bbanga eriyise abaddenga amunenya, bweyagaana okukulemberamu akakiiko akadde kanonyereza ku vvulugu, eyetobeka mu kulonda kwa America, nga kigambibwa nti Russia yakutekamu omukono, Trump asobole okuwangula.

Kati abadde akulira emirmu mu wofiisi ya Sessions muyite chief of staff, Matthew Whitaker, yagenda okukola nga Ssabawoererza wa gavumenti owekiseera.

Special Counsel Robert Mueller kati yanonyererza ku byaliwo mu kulonda nengeri Russia gyeyakweyingizaamu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *