Amawulire

Sseduvutto asindikibwa mu kkooti enkulu abitebye

Sseduvutto asindikibwa mu kkooti enkulu abitebye

Ivan Ssenabulya

January 4th, 2021

No comments

Bya Ruth Anderah,

Ssabawaabi wa gavumenti Jane Frances Abodo alagidde erisajja lisseduvutto eryakakana ku mukyala ne limusobyako litandike okuwerenemba nomusango gwobuliisa maanyi mu kkooti enkulu.

Hussein Musanje nga mutuuze we Kasawo mu disitukiti yé Mukono leero aleeteddwa mu maaso gomulamuzi mu kkooti e Patience Kabarunga

Oludda oluwaabi lugamba nti 24th July 2020 omuwawabirwa bweyali ku kyalo Sinda e Kasawo yasobya ku mukyala

Musanje asindikidwa ku alimanda okutuusa lyalisindikibwa mu kkooti enkulu awerenembe nómusango gwe

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *