Amawulire

RDC alabudde ku kwagala okutabangula emirembe

RDC alabudde ku kwagala okutabangula emirembe

Ivan Ssenabulya

June 9th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ng’eggwanga ly’egase kunsi yonna okukuza olunaku lwa bazira, omubaka wa gavumenti mu disitulikiti ye wakiso Rose Kirabira asabye bannauganda okukuuma emirembe n’obutebenkevu abalwanyi abazira gye baleeta mu 1986.

Bino RDC abyogeredde ku mikolo gya bazira e kasanje mu disitulikiti ye wakiso.

Kirabira agamba nti sikyabwenkanya abantu abolubatu okwagala okutabangula emirembe nobutebenkevu egyalwanirirwa baganda baffe nebafiirwa nobulamu bwabwe kulwokwagala okuleeta emirembe.

Ono agamba buvunanyizibwa bwa buli munnauganda okukuuma emirembe ku lw’okuwa ekitiibwa banaffe abagifiiririra.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *