Amawulire

Poliisi ku Luguudo lwa Northern By-Pass

Ali Mivule

October 23rd, 2013

No comments

Northern by pass

Poliisi egamba nti erina essuubi nti obumenyi bw’amateeka bwakukendeera ku luguudo lwa Northern By-pass oluvanyuma lw’okussaawo ofiisi zaabwe

Aduumira mu kampala n’emiriranao Andrew Felix Kaweesi olunaku lwajjo yatongozezza obuyumba bwa poliisi 10 ku luguudo luno okukola ku bamenya amateeka

Muno mulimu ababbi n’abavugisa ekimama ku luguudo luno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *