Amawulire

Poliisi erabudde kunkozesa y’emmundu

Poliisi erabudde kunkozesa y’emmundu

Ivan Ssenabulya

October 21st, 2019

No comments

Bya Juliet Nalwoga, BannaUganda balabudwa ku nkozesa y’emmundu nga tebafunye kubangulwa.

Okulabula kuno kukoledwa ssekamwa wa police mu ggwanga Fred Enanga oluvanyuma lwo’kufa kwa Ali abdu Jabar eyakubidwa amasasi bweyabadde agenze okukyalira mukyalawe mu ddwaliro eyabadde yakazaala ku ddwaliro lya Kampala Independent Hospital e Ntinda kunjegoyego z’ekibuga mukampala.

Police evudeyo n’evumirila obulagajavu ku nkozesa y’emmundu nga bafuna okubangulwa eri abakugu.