Amawulire

Poliisi ekutte 3 aba NRM

Poliisi ekutte 3 aba NRM

Ivan Ssenabulya

January 10th, 2019

No comments

Bya Derrick Wandera

Poliisi eriko abavubuka abawagizi bekibiina kya NRM beekutte ababdde bekalakaasa, okumpi nekitebbe kya Bungereza nga bawakanya ekya palamenti yaabwe okunawuka nenatandika okuteesa ku nsonga za demicrasiya wa Uganda.

Bano babadde bamabadde T-saati eza kyenvu, nga bakutte nebipande ebiwandikiddwako “Back off Dr William you are not a Uganda,” nokulabula omubaka William eyaleese kiteeso kino mu palamenti ya UK, nti abavieko ddala.

Poliisi ezze nebagwamu era nebabuna emiwabo, wabula 3 nebakwatibwa.

Omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Luke Owoyesigire ategezeza nga bano bwebagaliddwa ku poliisi ya Kira Road nga baguddwako emisango gyokukuma omuliro mu bantu.

Olunnaku olwe ggulo ne gavumenti ya kuno yayanukudde, Bungereza minister owensonga ze bweru

Henry Okello Oryem, bweyategezeza nga bwebatajja kwetonda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *