Amawulire

Poliisi ekalize eby’okwerinda

Poliisi ekalize eby’okwerinda

Ali Mivule

November 9th, 2015

No comments

File Photo: Owogezi wa police Fred Enanga

File Photo: Owogezi wa police Fred Enanga

Poliisi efulumizza enteekateeka y’eby’okwerinda nga bw’enabeera mu kaseera kano ak’okuyigga akalulu.

Eggwanga lyonna litemeddwaamu ebifo 34 nga bakulondoolwa abapoliisi abakutuddwaamu ebibinja 27

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agambye nti ebitebe by’okwerinda byebataddewo  byakubaako abakola ku by’okwerinda okuva mu bitongole ebitali bimu okulaba nti akalulu kaba ka mirembe.

Ono agambye nti nga kampeyini zinyinyitidde, ab’eby’okwerinda bano bakutandika okulabika mu bantu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *