Amawulire

Poliisi e kutte abatemu abatta abakyala ba mobile money e zana

Poliisi e kutte abatemu abatta abakyala ba mobile money e zana

Ivan Ssenabulya

June 15th, 2019

No comments

Bya Moses Ndaye, Poliisi eriko abamenyi b’amateeka kayingo 2 betadeko obunyogoga nga bano kigambibwa nti be babadde banyagulula abakozi ba mobile money

Omwogezi wa police mu ggwanga Fred Enaga agamba nti abakwate ababiri bebatta na bakozi ba mobile money 2 e zana mu district ye wakiso .

Mu kikwekweto ekikoledwa poliisi ezudde ne mmundu 2, kati abakwate baweze 3 nga kuliko ne gwe bakwatira e masanafu era naye ne bamusanga ne mmundu

Enanga agamba nti abakwate beyambisa pikipiki okunyagulula abatuuze, bano bagenda kugulwako emisango omuli obuttemu, obubbi n’okusangibwa ne bissi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *