Amawulire

Poliis eyiriddwa ku Owino

Ali Mivule

June 27th, 2013

No comments

Police at Owino

Police ekyebulungudde akatale ka owino ..

Police yeddizza ebyokukuuma akatale kano oluvanyuma lwabasuubuzi okwekyanga oleobutayagala kusasula mpooza eyabul;I mweezi abakulira akatale gyebaabadde bazeemu okusolooza.

 

Aduumira police yobukiikakono bwa kampala  Stephen Tanui, ategezezza nga bwebatajja kusetula kigere paka nga obunkenke buweddewo mu katale kano.

Ku lunaku lwa mande abasuubuzi bomu katale kano beesala akajegere olwabananyini midaala okwagala okuddamu okukungaanaya empooza yo 15000.

 

Abasuubuzi bagamba akulira ekibuga  Jenniffer Musisi earlier yayimiriza okusolooza ensimbi zino olwokubulanya okwaali kwetobese munteekateeka eno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *