Amawulire

Ow’olugambo bamugobye ku kyalo

Ow’olugambo bamugobye ku kyalo

Ivan Ssenabulya

November 7th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Abatuuze abakambwe okukira ennumba baliko omukazi gwebagobye ku kyalo nga bamunenya okubeera nolugambo.

Bino bibadde ku kyalo Nakanyonyi annex mu tawuni kanso ye Bugembe e Jinja.

Mu lukiiko olukubirziddwa ssentebbe we kyalo Eriya Mupere abatuuze basizza kimu, nebamugoba, nga bagamba nti asusse okutabula ono nooli, ngatambuza ebigambo.

Wabula ono yegaanye byebamulumiriza, ngamba nti bamuwayiriza nga kino kyava kubamasanyalaze okuzuula abagabba nebalowooza nto

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *