Amawulire

Ow’emyaka 2 afiridde mu kabuyonjo

Ow’emyaka 2 afiridde mu kabuyonjo

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Entiisa ebutikidde abatuuze mu Bikado zone mu Iganga northern Division, omwana owemyaka 2 bwasangiddwa nga yafiridde mu kabuyonjo.

Omuddumizi wa poliisi e Iganga David Willis Ndaula agambye nti omugenzi ye Governor Manote, mutabani wa Nasser Manote omutuuze ku kyalo kino mu munispaali ye Iganga.

Ndaula agambye nti kabuyonjo eno ebadde mpanvu mita 11 ngebadde amazzi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *