Amawulire

Owa Mukwano akyaali mu bulumi

Ali Mivule

October 2nd, 2013

No comments

kaihura

Eyali omukozi mu kkolero lya mukwano, akyaali mu bulumi,

Omusajja ono yalumbibwa abasilikale ba poliisi bweyali agenze okubanja ensimbi ze era okuva olwo ali bubi

Kassimu suuna abadde abanja kkampuni eno oluvanyuma lw’okutemwaako engalo bbiri bweyali ali ku mirimu

Kassim agamba nti obulumi katia buwulira mu kifuba mu mutwe nga n’okugulu okumu tekusobola kutambula

Aba kkampuni ya Mukwano beegaanye dda oby’obutasasula musajja ono.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *