Amawulire

Omwana owo’mwaka ogumu afiridde mu kinnya

Omwana owo’mwaka ogumu afiridde mu kinnya

Ivan Ssenabulya

July 15th, 2021

No comments

Bya Barbra Nalweyiso

Entiisa ebutikide abatuuze ku kyalo Kiyinda B, mu Division ya Busimbi mu munisipaali ye Mityana, omwana ow’omwaka ogumu bwagude mu kinnya ekya fuuti 30 mu maka gabazaddebe nafiraawo.

Omugenzi ye Hasan Ssesanga nga bazadde be ye Fatuma Naakibuli ne Sekate John nga baali basima ekinya kino, okuterekangamu amazzi wabula tekyabikibwa.

Okusinziira ku batuuze, bawulide miranga ngomwana aguddemu.

Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Wamala Rachel Kawala ategezeza ngomwana bweyajidwayo ngakyali mulamu wabula nafa ngatusibwa ku dwaliro

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *