Amawulire

Omuyindi yesse

Ali Mivule

September 24th, 2013

No comments

ssenkumbi

Poliisi etandise okunonyereza ku musajja enzaalwa ye buyindi eyejje mu bulamu bw’ensi eno.

Capesh Patel ow’emyaka 35 yabuuse kuva ku kizimbe  n’agwa wansi n’afiirawo

Ono abadde akolera ku tundiro ly’eddagala giyite pharmacy emanyiddwa nga good Day esangibwa ku luwum street mu kampala.

Okusinziira ku beerabiddeko n’agaabwe,omusajja ono asoose kufuna butakkaanya ne bakama be nga tannabuuka kuva ku kizimbe waggulu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *