Amawulire

Omuwala eyakakakibwa omukwano afuney obuyambi

Ali Mivule

October 14th, 2013

No comments

gal in pain

Minister akola ku nsonga z’ekikula ky’abantu  Karooro Okurut avumiridde ebikolwa by’obukambwe ku bakyala.

Ono abyogedde akyaalidde omuwala eyakakibwa omukwano ekirindi ky’abasajja enzaalwa ze Pakistan.

Karooro agambye nti ekyakolebwa ku muwala ono kyannaku era nga kibi nnyo

Bbo ab’ekibiina kya Action Aid omuwala ono bamuwadde enyumba mw’agira ng’abeera olw’abamukka omukwano okumutiisatiisa nga bwebagenda okumutta

Akulira eby’amawulire mu kibiina kino Samanya Rahma agamba nti bakusigala nga balabirira omuwala ono okutuusa lw’anatereera

Bbo abasobola okuyamba omuwala ono bakuba ku ssimu number 0751017944

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *