Amawulire

Omupoliisi bamusabidde

Ali Mivule

July 5th, 2013

No comments

Kaweesi

Aduumira poliisi mu kampala n’emiriraano, Andrew Felix Kaweesi awakanyizza ebigambibwa nti omusirikale eyasse munne yakikoze mu bugenderevu

Atwala poliisi ye bulenga, David Kamugira yeeyakubye Mathius Ntenzireyo amasasi agamusse bwebadde bakola ebikwekweto.

Ng’ayogerera mu misaa y’okusbaira omugezi ku eklezia e Mulago, Kaweesi agambye nti teri Muntu ayinza kukakasa nti omusrikale ono yasse mu bugenderevu okutuusa ng’okunonyereza kuwedde

ASuubizza nga poliisi bw’egenda okulabirira abaana ne Namwandu

Nteznireyo ow’emyaka 28 abadde yakayingizibwa mu poliisi ng’amazeemu emyezi 11.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *