Amawulire

Omuntu omu afiiridde mu Kivvulu e Mukono

Omuntu omu afiiridde mu Kivvulu e Mukono

Ivan Ssenabulya

September 2nd, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Abasirikale bayiriddwa ku mwalo gw’e Mpatta mu disitulikiti y’e Mukono oluvanyuma lw’ekivvulu ky’abayimbi, eky’abaddemu okulwanagana omwafiridde n’omuntu omu.

Abayimbi abanene n’abato okubadde Ronald Mayinja, bababdde babalnaze okuyimba wabula Gravity Omutujju yekka yalabiseeko ate bagamba nti nayimba enyimba ntono.

Kino kijje abadigize mu mbeera ne bonoona ebintu okubadde emizindaalo, obutebe nebiralala bwebabitekedde omuliro.

Okusinziira ku yerabiddeko Emmanuel Mbonye, nga ye kansala wekitundu ekyo, era omukubiriza wolukiiko lwa district poliisi yayitiddwa okukakanya embeera, wabula waliwo omusirikale akubye amasasi mu bantu, era omu nafa.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *