Amawulire

Omuliro gukutte ekizimbe kya Cham Towers

Ali Mivule

November 7th, 2013

No comments

Fire at Cham towers

Omuliro gukutte ekizimbe kya Cham Towers ku luguudo lwa Kampala.

Omuliro guno gutandikidde ku mwlairo gw’omwenda okuli amaduuka agatunda emmere ne banka

Akulira abaziinya mooto, Joseph Mugisa agamba nti tebannategeera kivuddeko muliro kyokka nga gwamaanyi.

Ono agamba nti tebannamanya bungi bw abingi biyidde naye nga bakukola alipoota

Guno mulundi gwa kubiri ng’ekizimbe kino kikwata omuliro