Amawulire

Omukyala agumbye ku poliisi

Ali Mivule

May 1st, 2014

No comments

police post

Waliwo omukyala ow’emyaka 23 agumbye ku poliisi ye Kira nga ayagala ayawukane ne bba gwalumiriza okubeera omwenzi.

Rose Nakku nga mutuuze we Kamwokya asazewo okugumba ku poliisi eno okutuusa nga ekitongole kya poliisi ekikola ku nsonga z’amaka kimuwadde ebbaluwa emwawukanya ne bba ono omuvuzi wa bodaboda.

Nakku alumiriza bba Kalema okulemererwa okubawa ebyetagisa mu maka era mweralikirivu nti yandilwara siriimu olwa bba abakyala abanji bapepeya nabo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *