Amawulire

Omukuumi asse mukama we

Ali Mivule

September 30th, 2013

No comments

Nabakooba

Poliisi ebaze ku muyiggo gw’omukuumi agambibwa okutta mukama we omuyindi mu bitundu bye Bunga

Najib Bruhan akolera kkampuni ya Delta yakubye mukama we Harris Sharma amasasi agaamusse ng’amubanja

Omwogezi wa poliisi Judith Nabakooba agamba nti bakyakolagana ne kkampuni emukozesa okulaba engeri gyebamukwatamu avunaanibwe

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *