Amawulire

Omukazi atunze abaana ku bukadde 2 n’ekitundu

Omukazi atunze abaana ku bukadde 2 n’ekitundu

Ivan Ssenabulya

July 15th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga

Poliisi mu distulikiti ye Mukono eriko omukazi nakampaate gwekutte, nga kigambibwa nti yatunze abaana be 2 obukadde 2 nekitundu okubasadaaka.

Okusinziira ku mwogezi wekitongole kyaba mbega, Criminal Investigation Directorate Charles Twine baazudde omulambo gwomwana omuwere, owemyezi 9 mu kabuyonjo ngomutwe gwasaliddwako ku kyalo Busoke.

Poliisi egamba nti babadde bakamusasulako omutwalo 1, poliisi etegezezza nga bwebakutte nabasawo bekinnansi 3 bayambeko mu kunonyereza.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *