Amawulire

Omukazi afiridde mu loogi e Bugiri

Omukazi afiridde mu loogi e Bugiri

Ivan Ssenabulya

January 4th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi mu distulikiti ye Bugiri eriko abakozi 3 bekutte, aba Star Inn bar and Lodge ku misango gyobutemu.

Kino kyadiridde okusanga omulambo gwomukazi mu kinabiro mu loodi, bano zebaddukanya wali mu Buwuni Town Council, e Bugiri.

Kigambibwa nti omukazi ono yabadde azze ne muganzi we okusula, wabula oluvanyuma yasangiddwa nga mufu, atenga omusajja gweyabadde naye nga talabikako.

Omwogezi wa poliisi mu Busoga East James Mubi akaksizza okufa kwomukazi ono, wabula nategeeza nti okunonyereza kugenda mu maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *