Amawulire

Okuwandiisa aba Boda- Bizzeemu okutiisatiisa

Ali Mivule

October 21st, 2013

No comments

registration of bodaboda

Okuwandiisa abagoba ba bodaboda kukyagenda mu maaso wakati mu kwemulugunya nti waliwo abatulugunya abo ate abeewandiisa.

Poliisi egamba nti efunye okwemulugunya nti waliwo ogubinda ogutulugunya abeewandiisa nti babaliddemu olukwe.

Akakiiko ka bantu basatu kassiddwawo okunonyereza ku ngambo zino kakole alipoota.

Omu ku batuula ku kakiiko kano y’akulilira poliisi egatta ekitongole kino muntu wa bulijjo Anatooli Muleterwa.

Bino bizze nga nsalessale w’okuwandiisa abantu asigaddeko nnaku bunaku ng’aggwakao nga 31 omwezi guno

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *