Amawulire

Okulonda kwa 2021: Omusomo ku byuma ebyebinkumu

Okulonda kwa 2021: Omusomo ku byuma ebyebinkumu

Ivan Ssenabulya

January 10th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Akakiiko kebyokulonda kalian essuubi mu byuma bi kalimagezi, ebikakasa ebinkumu oba Biometric Voter Verification machines nti bigenda kumalalwo emizze gyabantu okulonda emirundi egisoba mu gumu.

Eno yeemu ku nkola eyogerwako eyitwamu okubba obululu, mu kulonda.

Kati ssentebbe wakakiiko kebyokulonda Omulamuzi Simon Byabakama agambye nti kigenda kubayamba, okulaba nti abalonzi bokka era bebetaba mu kulonda.

Okutendeka abalondesa ku nkozesa yebyuma bino, agambye nti yatandika dda era ebadde egenda mu maaso.

kati wategekeddwawo nomusomo, ogunaberamu abakirirdde abesimbyewo okulaga enkozesa yebyuma bino

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *