Amawulire

Obukubagano mu maka bukendedde

Ali Mivule

July 30th, 2013

No comments

kaihura

Alipoota efulumiziddwa poliisi eraga nti wabaddewo kukendeera mu bukubagano mu maka.

Alipoota eno eraga ebyaliwo mu mwaka 2011,2012 eraga nti abantua bafiira mu bukubagano mu maka bakendera okuva ku 181 mu 2011 okutuuka ku 154 mu mwaka 2012.

Kyokka abantu benyini abakosebwa obukubagano mu maka beeyongera okuva ku 251 mu 2011 okutuuka ku 277 mu 2012.

SSenkaggale wa poliisi Gen Kale Kaihura agamba nti kino kivudde ku bantu okukolagana ne poliisi okuwawabira abavaako obukubagano buno.

Yyo alipoota yonna eraga nti waliwo okwetugga mu misango nga bwakendeeramu ekitundu kimu kyokka mu mwaa 2012 bw’otunuulira 2011

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *